2 Corinthians 1:12

Pawulo akyusa mu ntegeka ze

12 aTulina okwenyumiriza ng’omwoyo gwaffe gutujulira kubanga twatambulira mu buwombeefu ne mu mazima ga Katonda, so si mu magezi ag’omubiri, naye mu kisa kya Katonda nga tuli mu nsi n’okusingira ddala gye muli.
Copyright information for LugEEEE